LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 6/15 lup. 8
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Laba Ebirala
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2004
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2008
  • Eby’Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
Laba Ebirara
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 6/15 lup. 8

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Omunaala gw’Omukuumi Jjulaayi 1

“Waliwo ebizibu bingi ebigwa bitalaze. Olowooza okubuulirira kwa Yesu kuno kusobola okutuyamba okwaŋŋanga ebitweraliikiriza? [Soma Matayo 6:25, era omuleke abeeko ky’addamu.] Akatabo k’omwezi guno kalaga engeri amagezi agali mu Bayibuli gye gasobola okutuyamba okwaŋŋanga ebitweraliikiriza ebikwata ku byenfuna ne ku maka.”

Awake! Jjulaayi

“Okyetegerezza nti abantu bangi leero boolekagana n’okusoomoozebwa okutali kumu? [Muleke abeeko ky’addamu.] Bayibuli eraga nti tusaanidde okuba n’endowooza ennuŋŋamu nga tufunye okusoomoozebwa. [Soma Engero 24:10.] Akatabo kano kalimu amagezi agasobola okutuyamba okwaŋŋanga okusoomoozebwa okutali kumu era kalaga engeri abamu gye basobodde okukwaŋŋanga.”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza