Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira
Uganda: Mu mwezi gwa Ddesemba, ababuulizi 6,789 baalina abayizi ba Bayibuli 19,928. Emiwendo egyo gyombi ntikko mpya. Ate era waaliwo entikko empya eya magazini ezaagabibwa, ey’okuddiŋŋana, n’ey’essaawa ze twamala nga tubuulira.