LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 6/04 lup. 8
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
  • Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2004
  • Laba Ebirala
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2004
  • Eby’Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2008
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
Laba Ebirara
Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2004
km 6/04 lup. 8

Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini

The Watchtower May. 15

“Wali weebuuzizzaako obanga ebintu abantu bye bakola birina engeri gye bikwata ku Katonda? [Muleke abeeko ky’addamu.] Weetegereze engeri enneeyisa yaffe gy’ekwata ku Katonda. [Soma Engero 27:11.] Magazini eno eyogera ku bantu abamu abaasanyusa omutima gwa Katonda, era ennyonnyola engeri naffe gye tuyinza okumusanyusa.”

Awake! May. 22

“Okukulaakulana mu by’ekisawo kusobozesezza okulwanyisa endwadde, naye olowooza ekiseera kirituuka ensi yonna n’eba nga tekyalimu ndwadde? [Muleke abeeko ky’addamu.] Magazini eno ennyonnyola nti luliba olwo bonna abali ku nsi ne baba n’obulamu obulungi ng’ekisuubizo kino kituukirizibwa.” Soma Isaaya 33:24.

The Watchtower Jun. 1

“Abantu abamu balowooza nti tekibeetaagisa kubeera mu kibiina kyonna eky’eddiini okusobola okusinza Katonda. Ekyo wali okirowoozezzaako? [Muleke abeeko ky’addamu.] Magazini eno eraga engeri Katonda gye yakolaganangamu n’abantu mu biseera ebyayita. Era ennyonnyola kye kitegeeza okusinza Katonda mu mazima.” Soma Yokaana 4:24.

Awake! Jun. 8

“Abantu bangi leero bawulira ekiwuubaalo. Ekyo kizingiramu okuwulira nti tolina nkolagana n’abalala. Tokkiriziganya nange nti embeera ng’eyo eba nzibu? [Muleke abeeko ky’addamu. Oluvannyuma soma Zabbuli 25:16.] Awake! eno ennyonnyola engeri y’okuvvuunukamu ekiwuubaalo.”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza