LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 6/15 lup. 8
  • Ebirango

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirango
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 6/15 lup. 8

Ebirango

◼ Eby’okugaba mu Jjuuni: Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza? oba emu ku tulakiti zino wammanga: Ddala Abafu Basobola Okuddamu Okuba Abalamu?, Ddala Ani Afuga Ensi?, Kiki Ekisobozesa Amaka Okubaamu Essanyu?, oba Okubonaabona Kuliggwaawo? Jjulaayi ne Agusito: Amawulire Amalungi Okuva eri Katonda! oba emu ku brocuwa zino wammanga: Ekkubo Erituusa mu Bulamu Obutaggwaawo​—Olizudde?, Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda!, Wuliriza Katonda, oba Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna.

◼ Awaka we tuba tutasanze bantu bwe tulekawo tulakiti oba obupapula bwe tukozesa okuyita abantu, tusaanidde okububala era ku nkomerero y’omwezi ne tubuwandiika ku lipoota yaffe ey’obuweereza awali ebigambo “Brochures and Tracts.” Omuntu bw’asiima obubaka bwaffe era n’akkiriza akatabo oba tulakiti, tusaanidde okufuba okumuddira.

◼ Okuva mu wiiki etandika nga Okitobba 19, 2015, tujja kusomanga ekitabo Koppa Okukkiriza Kwabwe mu lukuŋŋaana lw’Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina. Ebibiina ebitalina bitabo bimala bisaanidde okulagiriza ebitabo ebyo amangu ddala. Abo abasobola bayinza okukiwanula ku mukutu gwaffe jw.org, era kiyinza obutabeetaagisa kufuna ekyo ekyakubibwa mu kyapa.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza