LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 7/15 lup. 2
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjulaayi 20

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjulaayi 20
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA JJULAAYI 20
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 7/15 lup. 2

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjulaayi 20

WIIKI ETANDIKA JJULAAYI 20

Oluyimba 73 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 27 ¶19-22, akas. ku lup. 279 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: 1 Bassekabaka 12-14 (Ddak. 8)

Na. 1: 1 Bassekabaka 12:21-30 (Ddak. 3 oba obutawera)

Na. 2: Omuntu bw’Ayogera mu Nnimi Buba Bukakafu Obulaga nti Asiimibwa Katonda?​—td-31D (Ddak. 5)

Na. 3: Bayibuli Eyinza Etya Okuyamba Abaami ne Bataata?​—nwt-E lup. 30 ¶1-2 (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Omulamwa gw’Omwezi Guno: ‘Mugende mufuule abantu abayigirizwa.’​—Mat. 28:19, 20.

Oluyimba 89

Ddak. 20: Yamba Abaana Bo Okufuuka Abayigirizwa ng’Okozesa Ebifaananyi. Kukubaganya birowoozo ku kitundu ekirina omutwe “God Sends Moses to Egypt.” (Katonda Atuma Musa e Misiri) (Genda ku jw.org, ku BIBLE TEACHINGS > CHILDREN > ILLUSTRATED BIBLE STORIES.) Bwe kiba kisoboka, balage ebifaananyi ebiri mu kitundu ekyo basobole okugoberera. Oyinza okulonda abaana nga buli mwana wa kusoma ebigambo byonna ebyogerwa omu ku bantu abali mu bifaananyi ebyo. Oluvannyuma lw’okwebuuza ku bazadde baabwe, londa abaana abanaagenda ku pulatifoomu ne bakubaganya ebirowoozo ku bibuuzo ebiri mu kasanduuko akalina omutwe “Biki Bye Tuyigamu?” Ng’ofundikira, kubiriza abazadde okukozesa ebifaananyi bino okuyamba abaana baabwe okufuuka abayigirizwa. Ekyo bwe kiba tekituukirawo mu kibiina kyammwe, laga engeri abazadde gye bayinza okuyigiriza abaana baabwe nga bakozesa ebifaananyi ebiri mu Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli oba Yigira Ku Muyigiriza Omukulu.

Ddak. 10: Akasanduuko k’Ebibuuzo. Kukubaganya birowoozo.

Oluyimba 66 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza