LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 1/14 lup. 3
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 27

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 27
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA JJANWALI 27
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
km 1/14 lup. 3

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 27

WIIKI ETANDIKA JJANWALI 27

Oluyimba 106 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 2, ¶1-11 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Olubereberye 17-20 (Ddak. 10)

Na. 1: Olubereberye 17:18–18:8 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Yesu Teyagenda mu Ggulu n’Omubiri Gwe ogw’Ennyama​—rs-E lup. 334 ¶1-3 (Ddak. 5)

Na. 3: Bayibuli Etuwa Obulagirizi obw’Omuganyulo mu Kiseera Kino​—td 2B (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 121

Ddak. 5: Fuba Okufuna Omuyizi wa Bayibuli ku Lwomukaaga Olusooka. Kwogera. Babuulire enteekateeka ekoleddwa mu kibiina kyammwe ey’okubuulira ku Lwomukaaga olusooka mu Febwali, era okubirize bonna okujjumbira enteekateeka eno. Mu bufunze, laga ekyokulabirako kimu ng’okozesa ennyanjula eweereddwa ku lupapula 4.

Ddak. 15: Olina Biruubirirwa Ki eby’Omwoyo? Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo Organized, olupapula 117, akatundu 2, okutuuka ku lupapula 118, akatundu 3. Buuza ebibuuzo omubuulizi omu oba babiri abaatuuka ku kiruubirirwa kyabwe eky’obuweereza obw’ekiseera kyonna. Abalala baabayamba batya? Kusoomoozebwa ki kwe baayolekagana nakwo? Mikisa ki gye bafunye?

Ddak. 10: “Okubaako Abantu Be Tuwa Magazini Obutayosa Kituyamba Okufuna Abayizi ba Bayibuli.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Saba abawuliza boogere engeri gye baatandikamu okuyigiriza omuntu gwe baatwaliranga magazini.

Oluyimba 103 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza