Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 2
WIIKI ETANDIKA NOOVEMBA 2
Oluyimba 39
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
lv sul. 12 ¶1-8
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: Ekyamateeka 14-18
Na. 1: Ekyamateeka 15:1-15
Na. 2: Okutya Katonda Kizingiramu Ki?
Na. 3: Katonda Ajjukira Omwana We (lr-E sul. 39)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Oluyimba 94
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 10: Okutandika Okuyigiriza Abantu Baibuli. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza. Funayo ababuulizi boogere ku ngeri gye baatandikamu okuyigiriza abantu Baibuli ku lunaku olw’enjawulo. Bategeeze olunaku oluddako olw’okutandika okuyigiririzaako abantu Baibuli, era lagayo ekyokulabirako kimu oba bibiri ebiraga engeri y’okukikolamu.
Ddak. 10: Ebyetaago by’ekibiina.
Ddak. 10: Wa Obujulirwa ng’Okozesa Ebbaluwa. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, lupapula 71-73.
Oluyimba 100