Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjuuni 22
WIIKI ETANDIKA JJUUNI 22
Oluyimba 79
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
lv-LU sul. 6 ¶10-15, kasanduuko akali ku lup. 67
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: Eby’Abaleevi 10-13
Na. 1: Eby’Abaleevi 11:29-45
Na. 2: Ensonga Lwaki Abantu Balwala (lr sul. 23)
Na. 3: Emikisa Egifunibwa Abayigirizwa Ababatize
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Oluyimba 83
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 10: Yamba Abawuliriza Okukozesa Amagezi. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, lupapula 57, katundu 3, okutuuka ku lupapula 58, katundu 3.
Ddak. 10: Weeteekereteekere Okugaba Watchtower eya Jjuuni 1 ne Awake! eya Jjuuni. Ng’omaze okuzoogerako mu bufunze, saba abawuliriza banokoleyo ebitundu bye bateekateeka okukozesa nga bazigaba era bawe n’ensonga lwaki. Basabe boogere ebibuuzo n’ebyawandiikibwa bye bayinza okukozesa nga bagaba magazini ezo. Laga engeri y’okugabamu buli emu ku magazini ezo.
Ddak. 10: Engeri y’Okwanukulamu Abo Abalina Endowooza ez’Enjawulo ku Ddiini. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza nga kwesigamiziddwa ku katabo Reasoning, olupapula 330, katundu 4, okutuuka ku lupapula 333, katundu 2. Lagayo ekyokulabirako kimu oba bibiri ng’okozesa agamu ku magezi agaweereddwa.
Oluyimba 10