LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w12 3/15 lup. 1-2
  • Ebirimu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirimu
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
  • Emitwe emitono
  • EBITUNDU EBY’OKUSOMA
  • EKIGENDERERWA KY’EBITUNDU EBY’OKUSOMA
  • EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
w12 3/15 lup. 1-2

Ebirimu

Maaki 15, 2012

© 2012 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania. All rights reserved.

Ogw’Okusoma Mu Kibiina

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

APULI 30, 2012–MAAYI 6, 2012

Yamba Abantu ‘Okuzuukuka Okuva mu Tulo’

OLUPAPULA 10 • ENNYIMBA: 65, 96

MAAYI 7-13, 2012

Buulira n’Obunyiikivu

OLUPAPULA 15 • ENNYIMBA: 92, 47

MAAYI 14-20, 2012

Sanyukira Essuubi ly’Olina

OLUPAPULA 20 • ENNYIMBA: 129, 134

MAAYI 21-27, 2012

Totunuulira Bintu Bye Waleka Emabega

OLUPAPULA 25 • ENNYIMBA: 119, 17

EKIGENDERERWA KY’EBITUNDU EBY’OKUSOMA

EBITUNDU EBY’OKUSOMA 1, 2 OLUPAPULA 10-19

Amadiini ag’obulimba galeetedde abantu bangi okwebaka mu by’omwoyo. Ebitundu bino biraga engeri gye tuyinza okuyamba abantu okuzuukuka okuva mu tulo otw’eby’omwoyo n’ensonga lwaki twetaaga okukikola mu bwangu. Ate era bituyamba okulaba engeri gye tuyinza okwoleka obunyiikivu nga tubuulira.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 3 OLUPAPULA 20-24

Omutume Peetero yagamba nti Abakristaayo abaafukibwako amafuta balina “essuubi eddamu.” (1 Peet. 1:3) Ekyo kitegeeza ki, era abaafukibwako amafuta banaaganyula batya ‘ab’endiga endala’? (Yok. 10:16) Ekitundu kino kijja kukuyamba okulaba ensonga lwaki osaanidde okusanyukira essuubi ly’olina era n’okwesunga okutuukirizibwa kw’ebisuubizo bya Katonda.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 4 OLUPAPULA 25-29

Yesu yalabula nti: “Mujjukire mukazi wa Lutti.” (Luk. 17:32) Lwaki Yesu yawa okulabula okwo? Ekitundu kino kijja kulaga embeera za mirundi essatu mwe twetaagira okukolera ku kulabula okwo. Ng’osoma ekitundu kino, weekebere olabe obanga olina we weetaaga okulongoosaamu.

EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO

3 “Mu Mukono Gwo Ogwa Ddyo Mwe Muli Ebisanyusa Emirembe n’Emirembe”

7 Oyinza Otya Okuwa Abalala Amagezi?

30 Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

32 “Tukubeyo Ekifaananyi?”

KU DDIBA: Abavubuka bangi Abajulirwa ba Yakuwa mu Malawi bakubaganya ebirowoozo ne bayizi bannaabwe nga bakozesa akatabo Young People Ask

MALAWI

ABANTU

13,077,160

ABABUULIZI

79,157

EBIZIMBE BY’OBWAKABAKA EBIZIMBIDDWA

1,031 okuva mu 1998

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza