LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Jjulaayi lup. 4
  • Musa ne Alooni Booleka Obuvumu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Musa ne Alooni Booleka Obuvumu
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Laba Ebirala
  • Ebibuuzo Ebiva mu Basomi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2010
  • Musa ne Alooni Balaba Falaawo
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
  • Olaba “Oyo Atalabika”?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
  • Yoleka Okukkiriza ng’Okwa Musa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Jjulaayi lup. 4
Musa ne Alooni bali mu maaso ga Falaawo ng’atudde ku ntebe.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OKUVA 10-11

Musa ne Alooni Booleka Obuvumu

10:3-6, 24-26, 28; 11:4-8

Musa ne Alooni baayoleka obuvumu bwe baayogera ne Falaawo omusajja eyali asinga okuba n’obuyinza mu nsi yonna mu kiseera ekyo. Kiki ekyabayamba okuba abavumu? Bayibuli eyogera bw’eti ku Musa: “Olw’okukkiriza, yava e Misiri, n’atatya busungu bwa kabaka, kubanga yeeyongera okuba omunywevu ng’alinga alaba Oyo atalabika.” (Beb 11:27) Musa ne Alooni baalina okukkiriza okw’amaanyi mu Yakuwa era baamwesiganga.

Mbeera ki eziyinza okukwetaagisa okwoleka obuvumu n’olwanirira okukkiriza kwo mu b’obuyinza?

Ebifaananyi: Embeera eziyinza okutwetaagisa okuba abavumu. 1. Omulenzi ali ku ssomero ayimiridde buyimirizi ng’abalala bayimba oluyimba lw’eggwanga. 2. Ow’oluganda ayimiridde mu maaso g’abalamuzi. 3. Ow’oluganda omuvubuka awa omuntu tulakiti ng’omusirikale wa poliisi amulaba.
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza