LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Jjulaayi lup. 4
  • Jjulaayi 20-26

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 20-26
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Jjulaayi lup. 4

Jjulaayi 20-26

OKUVA 10-11

  • Oluyimba 65 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Musa ne Alooni Booleka Obuvumu”: (Ddak. 10)

    • Kuv 10:3-6​—Musa ne Alooni baayoleka obuvumu ne babuulira Falaawo ekibonyoobonyo eky’omunaana (w09 7/15 lup. 20 ¶6)

    • Kuv 10:24-26​—Musa ne Alooni tebakkiriza Falaawo kubaleetera kwekkiriranya

    • Kuv 10:28; 11:4-8​—Musa ne Alooni baayoleka obuvumu ne balangirira ekibonyoobonyo eky’ekkumi (it-2-E lup. 436 ¶4)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kuv 10:1, 2​—Biki abazadde bye basobola okuyiga mu nnyiriri zino? (w95-E 9/1 lup. 11 ¶11)

    • Kuv 11:7​—Yakuwa yali ategeeza ki bwe yagamba nti “n’embwa tejja kuboggolera Bayisirayiri”? (it-1-E lup. 783 ¶5)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuv 10:1-15 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Biki by’oyigidde ku ngeri omubuulizi gy’annyonnyoddemu gw’abadde abuulira? Singa omubuulizi abadde wa kuwa nnyinimu akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli, yandikanjudde atya?

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana. (th essomo 8)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 12)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 55

  • “Ebitonde Bituyigiriza Bitya Okuba Abavumu?”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Yigira ku Bitonde Okuba Omuvumu.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 124

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 113 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza