LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Jjulaayi lup. 2
  • Mweyambuleko Omuntu ow’Edda, Mwambale Omuntu Omuggya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Mweyambuleko Omuntu ow’Edda, Mwambale Omuntu Omuggya
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Laba Ebirala
  • Osobola ‘Okweyambulako Omuntu ow’Edda’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2022
  • Weeyongere Okwambala “Omuntu Omuggya” n’Oluvannyuma lw’Okubatizibwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2022
  • Wandyagadde Kuba Muntu wa Ngeri Ki?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2008
  • Engeri Gye Twambala Omuntu Omuggya era ne Tumukuuma
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2017
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Jjulaayi lup. 2

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ABAKKOLOSAAYI 1-4

Mweyambuleko Omuntu ow’Edda, Mwambale Omuntu Omuggya

3:5-14

Mwannyinaffe afumiitiriza oluvannyuma lw’okusoma akatabo Funa Enkolagana

Olina enkyukakyuka ez’amaanyi ze wakola bwe wayiga amazima? Beera mukakafu nti Yakuwa yasanyuka nnyo olw’enkyukakyuka ezo ze wakola. (Ezk 33:11) Kyokka, kyetaagisa okufuba ennyo okusobola okwewala engeri embi ze twaleka, n’okweyongera okwoleka engeri ennungi. Ddamu ebibuuzo bino olabe we weetaaga okweyongera okulongoosaamu:

  • Waliwo omuntu eyannyiiza gwe nsibidde ekiruyi?

  • Njoleka obugumiikiriza ne bwe mba mu bwangu oba nga nkooye?

  • Bwe nfuna ekirowoozo ekibi, nkyeggyamu mangu?

  • Nnina endowooza enkyamu ku bantu ab’amawanga amalala?

  • Gye buvuddeko waliwo omuntu gwe nnayogera naye mu ngeri etali ya kisa oba gwe nnakambuwalira?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza