LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Jjulaayi lup. 2
  • Jjulaayi 1-7

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 1-7
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Jjulaayi lup. 2

Jjulaayi 1-7

ABAKKOLOSAAYI 1-4

  • Oluyimba 56 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Mweyambuleko Omuntu ow’Edda, Mwambale Omuntu Omuggya”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo ky’Abakkolosaayi.]

    • Bak 3:5-9​—“Mweyambuleko omuntu ow’edda” (w11 3/15 lup. 10 ¶12-13)

    • Bak 3:10-14​—“Mwambale omuntu omuggya” (w13 9/15 lup. 21 ¶18-19)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Bak 1:13, 14​—‘Obwakabaka bw’Omwana we omwagalwa’ bwe buliwa? (it-2-E lup. 169 ¶3-5)

    • Bak 2:8​—“Ebintu eby’omu nsi ebisookerwako” bye biruwa? (w08 8/15 lup. 28 ¶9)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bak 1:1-20 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Ebituufu era Ebyesigika, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku ssomo 7 erya brocuwa Okuyigiriza.

  • Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) w04 5/1 lup. 29-30 ¶3-7​—Omutwe: Abakristaayo Abamu Bazzaamu Batya Pawulo Amaanyi? (Bak 4:11) (th essomo 7)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 17

  • Lipoota ya 2018 Okuva eri Akakiiko Akayigiriza: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo, oluvannyuma muddemu ebibuuzo bino: Lwaki okuva edda n’edda enteekateeka y’eby’entambula ebadde nkulu nnyo mu mirimu gy’ekibiina? Ekitongole ekikola ku by’entambula ekiri ku kitebe kyaffe ekikulu kikekkereza kitya ssente eziweebwayo okuwagira omulimu gw’Obwakabaka? Biki ababuulizi bye basobola okukola okukendeeza ku ssente ekibiina ze kikozesa ku by’entambula? Ekitongole ekikola ku by’entambula ekiri ku kitebe ekikulu kikola ki okuyamba abo abanaagenda ku nkuŋŋaana ennene ez’ensi yonna eza 2019?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 73

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 102 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza