LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Apuli lup. 8
  • Kaweefube ow’Okuyita Abantu ku Lukuŋŋaana Olunene

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Kaweefube ow’Okuyita Abantu ku Lukuŋŋaana Olunene
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Emitwe emitono
  • Laba Ebirala
  • EBY’OKULOWOOZAAKO
  • BY’OYINZA OKWOGERA
  • OMUNTU BW’ABA AYAGALA OKUMANYA EBISINGAWO
  • Bayite Babeewo
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Kaweefube ow’Enjawulo ow’Okuyita Abantu
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Kaweefube Avaamu Ebirungi
    Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
  • Kaweefube ow’Okuyita Abantu ku Kijjukizo Atandika nga Maaki 17
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Apuli lup. 8

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

Kaweefube ow’Okuyita Abantu ku Lukuŋŋaana Olunene

Omujulirwa wa Yakuwa ng’abuulira omusajja okumpi n’akatabo okuteekebwa ebitabo

Buli mwaka, twesunga nnyo ekijjulo eky’eby’omwoyo kye tufuna ku lukuŋŋaana lwaffe olunene olw’ennaku essatu. Tujja kuyita abantu abalala bangi nga bwe kisoboka, nabo basobole okulega ku bulungi bwa Yakuwa. (Zb 34:8) Akakiiko k’abakadde mu buli kibiina kajja kusalawo engeri obupapula obwo gye bunaagabibwamu.

EBY’OKULOWOOZAAKO

  • Olukuŋŋaana lunaabaawo ddi?

  • Kaweefube ow’okuyita abantu anaatandika ddi mu kitundu kyaffe?

  • Enkuŋŋaana z’okugenda okubuulira zinaabeerangawo ddi?

  • Biruubirirwa ki bye njagala okutuukako mu kaweefube ono?

  • Baani be nteekateeka okuyita?

BY’OYINZA OKWOGERA

Akapapula Akayita Abantu ku Lukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Essatu Olwa 2016

Oluvannyuma lw’okubuuza omuntu, oyinza okugamba nti:

“Tuli mu kaweefube akolebwa mu nsi yonna ow’okugaba akapapula akayita abantu ku lukuŋŋaana olukulu ennyo. Ennaku z’omwezi, ebiseera, n’ekifo olukuŋŋaana olwo we lunaabeera biragiddwa ku kapapula kano. Oyanirizibwa.”

OMUNTU BW’ABA AYAGALA OKUMANYA EBISINGAWO

Magazini ya Zuukuka!, Na. 2 2016 | Bayibuli Kitabo Butabo Ekirungi?

Wadde nga twagala okuyita abantu bangi nga bwe kisoboka, tusaanidde okufaayo ku abo abaagala okumanya ebisingawo.

Ku wiikendi, bw’omala okuwa omuntu akapapula oyinza n’okumuweerako magazini.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza