LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • ijwbq ekitundu 27
  • Biki Bye Nnyinza Okusaba?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Biki Bye Nnyinza Okusaba?
  • Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
  • Emitwe emitono
  • Laba Ebirala
  • Bayibuli ky’egamba
  • Enkizo ey’Okusaba
    Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
  • Okusemberera Katonda mu Kusaba
    Katonda Atwetaagisa Ki?
  • Okusaba Kukuyamba Okusemberera Katonda
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Yakuwa Atuwuliriza?
    Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna
Laba Ebirara
Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
ijwbq ekitundu 27

Biki Bye Nnyinza Okusaba?

Bayibuli ky’egamba

Osobola okusaba ekintu kyonna kasita kiba nga kituukagana n’ebyo Katonda by’ayagala. Bayibuli egamba nti: “Bwe tusaba ekintu kyonna ekituukagana n’ebyo [Katonda] by’ayagala, atuwulira.” (1 Yokaana 5:14) Osobola okubuulira Katonda ebyo ebikweraliikiriza? Yee. Bayibuli egamba nti: “[Katonda] mumubuulire ebibali ku mitima.”—Zabbuli 62:8.

Ebimu ku bintu by’osobola okusaba

  • Okuba n’okukkiriza okunywevu.—Lukka 17:5.

  • Omwoyo omutukuvu gukuyambe okukola ekituufu.—Lukka 11:13.

  • Amaanyi okusobola okugumira ebizibu oba okulwanyisa ebikemo.—Abafiripi 4:13.

  • Okufuna emirembe mu mutima.—Abafiripi 4:6, 7.

  • Amagezi okusobola okusalawo obulungi.—Yakobo 1:5.

  • Katonda akuyambe okufuna ebyetaago by’obulamu.—Matayo 6:11.

  • Okusonyiyibwa ebibi.—Matayo 6:12.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza