LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Okitobba lup. 7
  • Okitobba 26–Noovemba 1

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okitobba 26–Noovemba 1
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Okitobba lup. 7

Okitobba 26–Noovemba 1

OKUVA 37-38

  • Oluyimba 43 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Engeri Ebyoto Gye Byakozesebwangamu mu Kusinza okw’Amazima”: (Ddak. 10)

    • Kuv 37:25​—Ekyoto eky’okwotererezaako obubaani kyali kibeera Awatukuvu (it-1-E lup. 82 ¶3)

    • Kuv 37:29​—Obubaani bwatabulwanga mu ngeri ey’ekikugu (it-1-E lup. 1195)

    • Kuv 38:1​—Ekyoto eky’ebiweebwayo ebyokebwa kyali mu luggya lwa weema entukuvu (it-1-E lup. 82 ¶1)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kuv 37:1, 10, 25​—Lwaki omuti gwa sita gwe gwakozesebwa okukola weema entukuvu? (it-1-E lup. 36)

    • Kuv 38:8​—Endabirwamu ez’edda zaawukana zitya ku za leero? (w15 4/1 lup. 15 ¶4)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuv 37:1-24 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe magazini eyaakafulumizibwa, eddamu ekibuuzo ky’abuuzizza. (th essomo 12)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) bhs lup. 199 ¶8-9 (th essomo 7)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 67

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)

  • “Kaweefube ow’Enjawulo ow’Okulangirira Obwakabaka bwa Katonda mu Noovemba”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo ya Noovemba eraga eky’okukola ku mulundi ogusooka era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30 oba obutawera) jy sul. 138

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 22 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza