LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Okitobba lup. 6
  • Yakuwa Yabasobozesa Okukola Omulimu Gwe

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yakuwa Yabasobozesa Okukola Omulimu Gwe
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Laba Ebirala
  • Wandifuddeyo ku Ani Alaba Emirimu Gyo?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
  • Abantu Abeesigwa ab’Edda—Baakulemberwa Omwoyo gwa Katonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
  • Okukulemberwa Omwoyo Gwa Katonda—Mu Kyasa Ekyasooka ne Leero
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
  • Fuba Okunoonya Omukisa gwa Yakuwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2010
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Okitobba lup. 6
Bezaleeri ne Okoliyaabu bakola ebintu ebya zzaabu eby’okuteeka mu weema entukuvu. Omusajja omu akola ekiwaawaatiro kya kerubi, ate omulala aweesa ekintu mu zzaabu.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OKUVA 35-36

Yakuwa Yabasobozesa Okukola Omulimu Gwe

35:25, 26, 30-35; 36:1, 2

Omwoyo gwa Yakuwa gwasobozesa Bezaleeri ne Okoliyaabu okukola ebintu byonna ebyalina okuteekebwa mu weema entukuvu. (Laba ekifaananyi ekiri kungulu.) Ne leero, Yakuwa awa abaweereza be omwoyo omutukuvu. Biki bye tusaanidde okukola okusobola okuganyulwa mu buyambi bw’omwoyo omutukuvu?

  • Tusaanidde okusaba Yakuwa atuwe omwoyo gwe omutukuvu gutusobozese okutuukiriza obulungi obuvunaanyizibwa bw’aba atuwadde

  • Tulina okufuba okusoma Ekigambo kya Katonda ekyaluŋŋamizibwa

  • Omulimu gwonna oguba gutuweereddwa tusaanidde okugukola n’omutima gwaffe gwonna

Ebifaananyi: Abajulirwa ba Yakuwa nga bakola emirimu egy’enjawulo egy’Obwakabaka. 1. Bannyinnaffe bayambako ku mirimu egy’okuzimba. 2. Ow’oluganda ateekateeka ekitundu ky’Omunaala gw’Omukuumi ky’anaakubiriza. 3. Ow’oluganda abuulira omusajja atunda ebintu, ng’ate munne gw’abuulira naye alabiriza abo abatuziyiza. 4. Ow’oluganda ne mukyala bali mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka.

Buvunaanyizibwa ki Yakuwa bw’asobola okukuyamba okutuukiriza?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza