LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Okitobba lup. 6
  • Okitobba 19-25

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okitobba 19-25
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Okitobba lup. 6

Okitobba 19-25

OKUVA 35-36

  • Oluyimba 92 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yakuwa Yabasobozesa Okukola Omulimu Gwe”: (Ddak. 10)

    • Kuv 35:25, 26​—Yakuwa yawa abantu be omukisa olw’okwewaayo kyeyagalire okukola omulimu gwe (w14 12/15 lup. 4 ¶4)

    • Kuv 35:30-35​—Omwoyo omutukuvu gwasobozesa Bezaleeri ne Okoliyaabu okukola emirimu “egya buli ngeri” (w11 12/15 lup. 19 ¶6)

    • Kuv 36:1, 2​—Ekitiibwa n’ettendo byadda eri Yakuwa olw’emirimu gye baakola (w11 12/15 lup. 19 ¶7)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kuv 35:1-3​—Kiki kye tuyigira ku tteeka erikwata ku Ssabbiiti? (w05 6/1 lup. 11 ¶14)

    • Kuv 35:21​—Tuyinza tutya okwoleka omwoyo omugabi ng’Abayisirayiri bwe baakola? (w00-E 11/1 lup. 29 ¶1)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuv 35:1-24 (th essomo 11)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye tuyinza Okwogerako. (th essomo 11)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma, mubuulire ebikwata ku mukutu jw.org, era omuwe kaadi eragirira abantu ku mukutu ogwo. (th essomo 4)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) bhs lup. 26 ¶18-20 (th essomo 19)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 68

  • Lipoota y’Akakiiko Akalabirira Omulimu gw’Okukuba Ebitabo Eya 2018: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Nkyukakyuka ki ezaakolebwa ku bikwata ku kukuba ebitabo byaffe, era lwaki? Birungi ki ebivuddemu? Omulimu gw’okuvvuunula gutuyamba gutya okusobola okufuna emmere ey’eby’omwoyo? Birungi ki ebivudde mu kufulumya vidiyo n’ebitabo eby’okusomera ku kompyuta oba ku ssimu?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30 oba obutawera) jy sul. 137

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 69 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza