LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Okitobba lup. 2
  • Mudduke Okusinza Ebifaananyi

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Mudduke Okusinza Ebifaananyi
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Laba Ebirala
  • Tuyinza Tutya Okusinza Katonda mu Ngeri gy’Asiima?
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Yakuwa Awa Emikisa Ekibiina Ekinene Ekitamanyiddwa Muwendo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Temufuuka Bawulizi Abeerabira
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka Bwa yakuwa—2001
  • Okusinza okw’Amazima Kujja Kukuyamba Okweyongera Okuba Omusanyufu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2022
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Okitobba lup. 2
Abayisirayiri bazina nga beetooloola akayana aka zzaabu.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OKUVA 31-32

Mudduke Okusinza Ebifaananyi

32:1, 4-6, 9, 10

Abayisirayiri balabika baali batwaliriziddwa endowooza y’Abamisiri ekwata ku kusinza ebifaananyi. Leero, okusinza ebifaananyi kuyinza okuzingiramu engeri nnyingi, era ng’ezimu nzibu okutegeera. Wadde nga tuyinza obutasinza bifaananyi butereevu, bwe tuteegendereza, tuyinza okutandika okusinza ebifaananyi singa tuleka ebyo bye twegomba okutulemesa okuweereza Yakuwa n’omutima gwaffe gwonna.

Ebifaananyi: Ab’omu maka nga bakola ebintu ebya bulijjo. 1. Taata yeeyongera okukola ku bbajjiro ng’abalala bannyuse. 2. Omwana azannya omuzannyo ogwa kompyuta. 3. Maama agula ebintu ku dduuka.

Bintu ki ebya bulijjo ebiyinza okunnemesa okuweereza obulungi Yakuwa, era nnyinza ntya okwewala okutwalirizibwa ebintu ebyo?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza