LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Maayi lup. 2
  • “Tetulekulira”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • “Tetulekulira”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Laba Ebirala
  • Ebirimu
    Zuukuka!—2022
  • Yakuwa Alabirira Abalwadde
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ebiri mu Magazini Eno eya Zuukuka!
    Zuukuka!—2022
  • Abafu Lwe Balizuukira
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Maayi lup. 2

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | 2 ABAKKOLINSO 4-6

“Tetulekulira”

4:16-18

Aw’oluganda ali ku byuma ebimuyamba okussa akufaananyi ku bulamu mu nsi empya

Lowooza ku maka ga mirundi ebiri agabeera mu kizimbe ekinaatera okugwa. Ab’omu maka agamu balabika nga beeraliikirivu nnyo. Kyokka, ab’omu maka amalala bo basanyufu. Lwaki? Kubanga banaatera okugenda mu nnyumba yaabwe empya.

Wadde nga “n’okutuusa kati ebitonde byonna bisindira wamu era birumwa,” abaweereza ba Katonda balina essuubi eribazzaamu amaanyi. (Bar 8:22) Tukimanyi nti ebizibu bye tulina kati, nga mw’otwalidde n’ebyo ebibaddewo okumala ekiseera ekiwanvu, ‘bya kaseera buseera era bitono’ bw’obigeraageranya ku bulamu obutaggwaawo bwe tujja okufuna mu nsi empya. Bwe tussa ebirowoozo byaffe ku ebyo Obwakabaka bwa Katonda bye bujja okukola, kijja kutuyamba okuba abasanyufu n’obutalekulira.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza