Maayi 6-12
2 ABAKKOLINSO 4-6
Oluyimba 128 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Tetulekulira”: (Ddak. 10)
2Ko 4:16—Yakuwa atuzza buggya “buli lunaku” (w04 9/1 lup. 21 ¶16-17)
2Ko 4:17—Okubonaabona okw’omu kiseera kino “kwa kaseera buseera ate nga kutono” (it-1-E lup. 724-725)
2Ko 4:18—Ebirowoozo byaffe tusaanidde kubissa ku ebyo Obwakabaka bye bunaakola
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
2Ko 4:7—‘Obugagga bwe tulina mu bibya eby’ebbumba’ kye ki? (w12-E 2/1 lup. 28-29)
2Ko 6:13—Tuyinza tutya ‘okugaziwa mu mitima gyaffe’? (w09 11/15 lup. 21 ¶7)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 2Ko 4:1-15 (th essomo 12)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okusoma Obulungi, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku ssomo 5 erya brocuwa Okuyigiriza.
Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) w04 7/1 lup. 30-31—Omutwe: Omukristaayo Asaanidde Okwogerezeganya n’Omubuulizi Atali Mubatize? (th essomo 7)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Nkola Kyonna Kye Nsobola: (Ddak. 8) Mulabe vidiyo, oluvannyuma muddemu ebibuuzo bino: Ow’oluganda Foster yaweereza atya Yakuwa mu bujjuvu ng’akyali muvubuka era ng’akyalina amaanyi? Embeera ye yakyuka etya? Afuba atya okuweereza Yakuwa mu bujjuvu mu mbeera gy’alimu? Biki by’omuyigiddeko?
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 7)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 65
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 65 n’Okusaba