Maayi 13-19
2 ABAKKOLINSO 7-10
Oluyimba 109 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Okuyamba Baganda Baffe Abeetaaga Obuyambi”: (Ddak. 10)
2Ko 8:1-3—Abakristaayo ab’omu Masedoniya baawaayo ‘ebyasukka ku busobozi bwabwe’ okusobola okuyamba baganda baabwe ab’omu Buyudaaya (w98-E 11/1 lup. 25 ¶1; kr-E lup. 209 ¶1)
2Ko 8:4—Okuyamba Bakristaayo bannaffe abali mu bwetaavu kitundu kya ‘buweereza’ bwaffe (kr-E lup. 209-210 ¶4-6)
2Ko 9:7—“Katonda ayagala oyo agaba n’essanyu” (kr-E lup. 196 ¶10)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
2Ko 9:15—‘Ekirabo ekitalojjeka’ Katonda kye yatuwa kye kiruwa? (w16.01 lup. 12 ¶2)
2Ko 10:17—‘Okwenyumiririza mu Yakuwa’ kitegeeza ki? (g99-E 7/8 lup. 20-21)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 2Ko 7:1-12 (th essomo 12)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 1)
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kukuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 2)
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kukuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 4)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Engeri Omulimu gw’Okudduukirira Abakoseddwa Obutyabaga gye Gwaganyulamu ab’Oluganda mu Caribbean”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okwoleka Okwagala—Okudduukirira Abaakosebwa Obutyabaga ku Bizinga.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 66
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 94 n’Okusaba