LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Jjanwali lup. 2
  • “Yakuwa ky’Ayagala kye Kiba Kikolebwa”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • “Yakuwa ky’Ayagala kye Kiba Kikolebwa”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Laba Ebirala
  • Obulamu Butwale nga Yakuwa bw’Abutwala
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Avunaanibwa Okuba Omuntu ow’Omutawaana era Aleetera Abalala Okujeemera Gavumenti
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • ‘Okununulibwa Kwammwe Kunaatera Okutuuka’
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Pawulo Ajulira Kayisaali era Oluvannyuma Abuulira Kabaka Agulipa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Jjanwali lup. 2

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EBIKOLWA 21-22

“Yakuwa ky’Ayagala Kye Kiba Kikolebwa”

21:8-14

Pawulo yali akimanyi nti omwoyo omutukuvu gwe gwali gumuwa obulagirizi okugenda e Yerusaalemi, gye yali agenda okufunira ebizibu. (Bik 20:22, 23) N’olwekyo, bwe baamwegayirira obutagenda yabagamba nti: “Lwaki mukaaba okunafuya omutima gwange?” (Bik 21:13) Tetwandyagadde kumalamu maanyi abo abaagala okubaako bye beefiiriza okusobola okuweereza Yakuwa.

Tuyinza tutya okuzzaamu amaanyi Omukristaayo ayagala okuweereza mu mbeera nga zino wammanga?

  • Ow’oluganda ayoza madirisa

    Mwetegefu okukola omulimu ogunaamusobozesa okugaziya obuweereza bwe, mu kifo ky’okukola omulimu ogusasula ssente ennyingi

  • Ow’oluganda ne mukyala we babuulira mu bifo ebya lukale mu nsi endala

    Ayagala kugenda mu kibiina ekirala okusobola okuweereza awali obwetaavu obusingako

  • Ow’oluganda omuzibe abuulira ne mukyala we

    Afuba okubuulira wadde ng’alina obulwadde obumutawaanya

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza