LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Jjanwali lup. 2
  • Jjanwali 7-13

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjanwali 7-13
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Jjanwali lup. 2

Jjanwali 7-13

EBIKOLWA 21-22

  • Oluyimba 55 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yakuwa ky’Ayagala Kye Kiba Kikolebwa”: (Ddak. 10)

    • Bik 21:8-12​—Abayigirizwa beegayirira Pawulo aleme kugenda Yerusaalemi kubanga yali agenda kufunirayo ebizibu (bt-E lup. 177-178 ¶15-16)

    • Bik 21:13​—Pawulo yasigala mumalirivu okukola Yakuwa ky’ayagala (bt-E lup. 178 ¶17)

    • Bik 21:14​—Ab’oluganda bwe baalaba nga Pawulo amaliridde okugenda, baalekera awo okumugaana (bt-E lup. 178 ¶18)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Bik 21:23, 24​—Lwaki abakadde b’omu Yerusaalemi baawa Pawulo obulagirizi buno ate ng’Abakristaayo baali tebakyali wansi w’Amateeka ga Musa? (bt-E lup. 184-185 ¶10-12)

    • Bik 22:16​—Ebibi bya Pawulo byandimunaaziddwako bitya? (“weenaazeeko ebibi byo olw’okukoowoola erinnya lye” awannyonnyolerwa ebiri mu Bik 22:16, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bik 21:1-19 (th essomo 5)a

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Ennyanjula Ennungi, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku ssomo 1 erya brocuwa Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza.

  • Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) w10-E 2/1 lup. 13 ¶2–lup. 14 ¶2​—Omutwe: Abakristaayo Basaanidde Okukwata Ssabbiiti eya Buli Wiiki? (th essomo 1)b

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 134

  • “Yakuwa Yatuyigiriza Engeri y’Okukuzaamu Abaana Baffe”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 49

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 70 n’Okusaba

a b Weetegereze: Okutandika n’omwezi guno, buli kitundu omuyizi ky’ajja okuba nakyo kijja kubeerako essomo mu bukomera ly’ajja okukolako nga liggiddwa mu brocuwa Nnyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza (th).

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza