LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Jjanwali lup. 8
  • Yakuwa Yatuyigiriza Engeri y’Okukuzaamu Abaana Baffe

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yakuwa Yatuyigiriza Engeri y’Okukuzaamu Abaana Baffe
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Laba Ebirala
  • Abazadde—Mutendeke Abaana Bammwe Baagale Yakuwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2019
  • Amaka Go Gayinza Gatya Okubaamu Essanyu?—Ekitundu 2
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Abazadde—Muyambe Abaana Bammwe Okwagala Yakuwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2022
  • “Abaana Busika Okuva eri Yakuwa”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2026
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Jjanwali lup. 8
Abilio ne Ulla Amorim

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Yakuwa Yatuyigiriza Engeri y’Okukuzaamu Abaana Baffe

Biki abazadde bye bayinza okuyigira ku Yakuwa Kitaabwe ow’omu ggulu, ebinaabayamba okukuza obulungi abaana baabwe? Mulabe vidiyo erina omutwe, Yakuwa Yatuyigiriza Engeri y’Okukuzaamu Abaana Baffe, era oluvannyuma muddemu ebibuuzo bino ebikwata ku w’Oluganda Abilio ne Mwannyinaffe Ulla Amorim:

Abilio ne Ulla Amorim ku lunaku lwe embaga yaabwe nga bali n’abaana baabwe, era omu ku batabani baabwe ng’abuulira ne mukyala we
  • Bye baayitamu nga bato byabayamba bitya okukuza obulungi abaana baabwe?

  • Abaana baabwe bajjukira bintu ki ebirungi ebyaliwo mu bulamu bwabwe nga bakyali bato?

  • Abilio ne Ulla baakolera batya ku Ekyamateeka 6:6, 7?

  • Lwaki tebaabuuliranga bubuulizi baana baabwe kya kukola?

  • Baayamba batya abaana baabwe okusalawo obulungi mu bulamu?

  • Baakubirizanga abaana baabwe okuluubirira obuweereza obw’ekiseera kyonna wadde nga kyali kibeetaagisa kwefiiriza ki ng’abazadde? (bt-E lup. 178 ¶19)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza