LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Okitobba lup. 7
  • Okitobba 29–Noovemba 4

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okitobba 29–Noovemba 4
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Okitobba lup. 7

Okitobba 29–Noovemba 4

YOKAANA 18-19

  • Oluyimba 54 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yesu Yawa Obujulirwa ku Mazima”: (Ddak. 10)

    • Yok 18:36​—Amazima ago okusingira ddala gaali gakwata ku Bwakabaka bwa Masiya

    • Yok 18:37​—Yesu yawa obujulirwa ku mazima agakwata ku bigendererwa bya Katonda (“okuwa obujulirwa ku,” “amazima” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 18:37, nwtsty)

    • Yok 18:38a​—Kirabika Piraato yali ategeeza nti teriiyo mazima okutwalira awamu (“Amazima kye ki?” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 18:38a, nwtsty)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yok 19:30​—Lwaki Yesu bwe yali anaatera okufa, yagamba nti “kiwedde”? (w10 8/15 lup. 11 ¶15)

    • Yok 19:31​—Bukakafu ki obulaga nti Yesu yafa nga Nisaani 14, mu mwaka gwa 33 E.E.? (“olunaku lwa Ssabbiiti eyo lwali lukulu” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 19:31, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yok 18:1-14

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma mulage omukutu jw.org.

  • Okuddiŋŋana okw’Okusatu: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ekyawandiikibwa kye weerondedde, n’ekibuuzo ky’onoddamu omulundi oguddako.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 14 ¶6-7

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 46

  • “Okwagala Kwe Kwawulawo Abakristaayo ab’Amazima​—Sanyukira Wamu n’Amazima”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, “Mwagalanenga”​—Tosanyukira Bitali Bya Butuukirivu, Wabula Sanyukira Wamu n’Amazima. Obudde bwe bubaawo, mukubaganye ebirowoozo ku biri mu kasanduuko “Ekyokulabirako Ekiri mu Bayibuli eky’Okufumiitirizaako.”

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 41

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 32 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza