LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Maayi lup. 7
  • Maayi 29-Jjuuni 4

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Maayi 29-Jjuuni 4
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Maayi lup. 7

Maayi 29–Jjuuni 4

YEREMIYA 49-50

  • Oluyimba 102 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Abawombeefu Yakuwa Abawa Emikisa, Naye Ababonereza ab’Amalala”: (Ddak. 10)

    • Yer 50:4-7​—Abayisirayiri abawombeefu abandisigaddewo bandivudde mu buwaŋŋanguse ne baddayo mu Sayuuni

    • Yer 50:29-32​—Babulooni kyandizikiriziddwa olw’okweguluumiriza ku Yakuwa (it-1-E 54)

    • Yer 50:38, 39​—Babulooni tekyandizzeemu kubeeramu bantu (jr-E 161 ¶15; w98-E 4/1 20 ¶20)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 49:1, 2​—Lwaki Yakuwa yasunguwalira Abaamoni? (it-1-E 94 ¶6)

    • Yer 49:17, 18​—Ensi ya Edomu yafuuka etya nga Sodomu ne Ggomola, era lwaki? (jr-E 163 ¶18; ip-2-E 351 ¶6)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 50:1-10

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) T-32​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) T-32​—Mukubaganye ebirowoozo ku kibuuzo ekiri wansi w’omutwe, “ky’Oyinza Okulowoozaako.” Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) w15 3/15 17-18​—Omutwe: Lwaki Ebitabo Byaffe Tebikyalaga Nnyo nti Ebintu Ebimu Ebyogerwako mu Bayibuli Birina kye Bikiikirira?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 56

  • Ggya Ekisiki ku Liiso Lyo: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo erina omutwe, Ggya Ekisiki ku Liiso Lyo. Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Ow’oluganda oyo yayoleka atya amalala? Kiki ekyamuyamba okutereeza endowooza ye? Yaganyulwa atya?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 12 ¶1-8

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 80 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza