LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Maayi lup. 6
  • Lekera Awo ‘Okwenoonyeza Ebintu Ebikulu’

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Lekera Awo ‘Okwenoonyeza Ebintu Ebikulu’
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Laba Ebirala
  • Kola Emikwano Eminywevu ng’Enkomerero Tennajja
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2019
  • “Ndi Wamu Naawe Okukulokola”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Beera Muvumu nga Yeremiya
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2004
  • Yakuwa Atutunuulira ku lwa Bulungi Bwaffe
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2008
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Maayi lup. 6

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YEREMIYA 44-48

Lekera Awo ‘Okwenoonyeza Ebintu Ebikulu’

45:2-5

Baluki yali mukungu mu lubiri lwa Kabaka Zeddeekiya, era kirabika yali muntu muyivu. Wadde nga yali asinza Yakuwa era nga yayamba nnyo Yeremiya, waliwo ekiseera lwe yafuna endowooza enkyamu. Yatandika ‘okwenoonyeza ebintu ebikulu,’ oboolyawo yali ayagala okwongerwako ebitiibwa mu lubiri, oba okufuna ebintu ebingi. Yali yeetaaga okweggyamu endowooza enkyamu okusobola okuwonawo nga Yerusaalemi kizikirizibwa.

Baluki aweereza ng’omuwandiisi wa Yeremiya, naye alowooza ku kuba n’ebintu ebingi n’ebitiibwa
Ekipande ekiraga ekiseera Yeremiya we yatandikira okuweereza nga nnabbi, Baluki we yatandikira okuweereza nga nnabbi we, n’ekiseera Yerusaalemi lwe kyazikirizibwa
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza