Maayi 22-28
YEREMIYA 44-48
Oluyimba 70 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Lekera Awo ‘Okwenoonyeza Ebintu Ebikulu’”: (Ddak. 10)
Yer 45:2, 3—Endowooza enkyamu Baluki gye yafuna yamuleetera okwennyamira (jr-E 104-105 ¶4-6)
Yer 45:4, 5a—Yakuwa yawabula Baluki mu ngeri ey’ekisa (jr-E 103 ¶2)
Yer 45:5b—Baluki ebirowoozo bye yabiteeka ku bintu ebisinga obukulu n’awonyaawo obulamu bwe (w16.07 8 ¶6)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Yer 48:13—Lwaki Abamowaabu ‘bandikwatiddwa ensonyi olwa Kemosi’? (it-1-E 430)
Yer 48:42—Lwaki kituzzaamu amaanyi okuba nti Yakuwa yasalira Mowaabu omusango? (it-2-E 422 ¶2)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 47:1-7
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) hf—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) hf—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.
Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 199 ¶9-10—Mu bufunze, laga omuyizi engeri gy’ayinza okunoonyereza n’afuna amagezi aganaamuyamba mu kizibu ky’alina.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Abavubuka—Temwenoonyeza Bintu Bikulu: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo, Abavubuka Babuuza—Obulamu Bwange Nnaabukozesa Ntya?—Bwe Nzijukira Gye Nvudde. Oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv Ebyongerezeddwako ku lup. 219-221
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 113 n’Okusaba