LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 8/15 lup. 4
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Laba Ebirala
  • Ezimu ku Nnyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
Laba Ebirara
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 8/15 lup. 4

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Omunaala gw’Omukuumi Ssebutemba 1

“Omanyi ensonga lwaki tuyitibwa Abajulirwa ba Yakuwa? [Muleke abeeko ky’addamu.] Eky’okuddamu kiri wano mu Bayibuli, Katonda w’atutegeereza erinnya lye. [Soma Zabbuli 83:18.] Olw’okuba tuli Bajulirwa Ba Yakuwa, tubuulira abantu amawulire amalungi agamukwatako n’ekigendererwa kye eri abantu. Akatabo kano kannyonnyola ebitukwatako.”

Awake! Ssebutemba

“Ffenna twetaaga ssente okusobola okwetuusaako ebyetaago byaffe. Naye olowooza kikyamu okwagala ennyo ssente? [Muleke abeeko ky’addamu.] Weetegereze okulabula kuno okuli mu Bayibuli. [Soma 1 Timoseewo 6:9.] Akatabo kano kalaga ensonga lwaki tusaanidde okuba n’endowooza ennuŋŋamu ku ssente.”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza