Ebirango
◼ Eby’okugaba mu Agusito: Amawulire Amalungi Okuva eri Katonda! oba emu ku brocuwa zino wammanga: Ekkubo Erituusa mu Bulamu Obutaggwaawo—Olizudde?, Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda!, Wuliriza Katonda, oba Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna. Ssebutemba ne Okitobba: Omunaala gw’Omukuumi ne Awake! Noovemba ne Ddesemba: Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza? oba tulakiti Okubonaabona Kuliggwaawo?
◼ Okuva mu Ssebutemba, abalabirizi abakyalira ebibiina bajja kuwa emboozi erina omutwe ogugamba nti “Ddala Amakubo ga Katonda Gatuganyula?”