LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 7/15 lup. 4
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Agusito 3

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Agusito 3
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA AGUSITO 3
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 7/15 lup. 4

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Agusito 3

WIIKI ETANDIKA AGUSITO 3

Oluyimba 63 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 28 ¶10-17 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: 1 Bassekabaka 18-20 (Ddak. 8)

Na. 1: 1 Bassekabaka 18:30-40 (Ddak. 3 oba obutawera)

Na. 2: Omukyala Tasaanidde Kukkiriza Bba Kumuggya ku Katonda​—td-32B (Ddak. 5)

Na. 3: Bayibuli Eyinza Etya Okuyamba Abaana?​—nwt-E lup. 31 ¶1-2 (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Omulamwa gw’Omwezi Guno: ‘Mugende mufuule abantu abayigirizwa.’​—Mat. 28:19, 20.

Oluyimba 130

Ddak. 10: Okugaba Magazini mu Agusito. Kukubaganya birowoozo. Sooka olage ebyokulabirako ku ngeri gye tuyinza okugabamu magazini zombi ng’okozesa ennyanjula eziweereddwa. Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku buli nnyanjula.

Ddak. 10: Ganyulwa mu Katabo Okwekenneenya Ebyawandiikibwa Buli Lunaku. Kukubaganya birowoozo. Kozesa eddakiika ettaano ezisooka okwogera ku butundu obuli wansi w’ekyawandiikibwa ky’omwaka ekya 2015. Oluvannyuma saba abawuliriza boogere ekiseera kye basomeramu ekyawandiikibwa ekya buli lunaku. Ng’ofundikira, kubiriza bonna okusomanga ekyawandiikibwa ekya buli lunaku.

Ddak. 10: Ebyetaago by’ekibiina.

Oluyimba 26 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza