LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 6/15 lup. 1
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika Jjuuni 8

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika Jjuuni 8
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA JJUUNI 8
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 6/15 lup. 1

Enteekateeka eya Wiiki Etandika Jjuuni 8

WIIKI ETANDIKA JJUUNI 8

Oluyimba 6 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 25 ¶17-21, akas. ku lup. 259 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: 2 Samwiri 19-21 (Ddak. 8)

Na. 1: 2 Samwiri 19:24-37 (Ddak. 3 oba obutawera)

Na. 2: Oyinza Otya Okufuna Essanyu mu Bulamu?​—nwt-E lup. 26 ¶1-3 (Ddak. 5)

Na. 3: Bannasaayansi Bye Bazudde Bikakasa nti Ebintu Byatondebwa Butondebwa​—td-30A (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Omulamwa gw’Omwezi Guno: “Jjukira ennaku ez’edda.”—Ma. 32:7.

Oluyimba 90

Ddak. 10: “Jjukira Ennaku ez’Edda.” Kwogera nga kwesigamiziddwa ku mulamwa gw’omwezi guno. Musome era mukubaganye ebirowoozo ku Ekyamateeka 4:9; 32:7 ne Zabbuli 71:15-18. Nnyonnyola engeri ababuulizi gye baganyulwamu bwe bafumiitiriza ku baweereza ba Yakuwa ababaddewo mu byasa ebiyise ne ku bintu ebizze bibaawo mu kibiina. Kubiriza ababuulizi okukubaganyanga ebirowoozo ku kitundu ekifulumira mu Omunaala gw’Omukuumi ekirina omutwe, “Etterekero Lyaffe” nga bali mu Kusinza kw’Amaka. Yogera ebimu ku bitundu ebiri mu Lukuŋŋaana lw’Obuweereza omwezi guno, era olage engeri gye bikwataganamu n’omulamwa gw’omwezi.

Ddak. 20: “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe​—Okutandikirawo Okuyigiriza Omuntu Bayibuli ng’Okozesa Brocuwa Amawulire Amalungi.” Kitundu kya kukubaganya birowoozo nga kya kukubirizibwa omulabirizi w’obuweereza. Yogera ku gimu ku miwendo egiri ku lipoota y’ekibiina kyammwe ey’obuweereza egiraga nti ababuulizi bakyasobola okufuna abayizi ba Bayibuli abalala bangi. Laga ekyokulabirako ng’omubuulizi alina obumanyirivu alaga engeri gye tuyinza okutandikirawo okuyigiriza omuntu Bayibuli ng’akozesa ennyanjula eweereddwa mu kasanduuko akali ku lupapula luno. Kubiriza bonna okujjumbira enkola eno.

Oluyimba 29 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza