LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 5/15 lup. 4
  • Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 5/15 lup. 4

Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira

Kenya: Kizzaamu nnyo amaanyi okulaba nti omulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli gukulaakulana. Buli mubuulizi yayigiriza omuyizi omu mu mwezi gwa Noovemba.

Tanzania: Kizzaamu amaanyi okulaba nti ababuulizi 15 ku buli kikumi baaweereza nga bapayoniya mu mwezi gwa Noovemba. Mu mwezi ogwo kweyongerako abayizi ba Bayibuli 3,437 bw’ogeraageranya n’omwezi gwe gumu mu mwaka oguwedde. Okutwalira awamu buli mubuulizi yayigiriza omuyizi omu.

South Sudan: Ababuulizi babuulira n’obunyiikivu wadde ng’embeera mu nsi yaabwe si nnungi. Tuli basanyufu nnyo nti abantu 25 be baabatizibwa mu mwezi gwa Noovemba.

Sudan: Mu mwezi gwa Noovemba, abantu bana be baabatizibwa ate abantu 1,498 be baayigirizibwa Bayibuli. Ekyo kiraga nti wajja kubaawo okukulaakulana.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza