LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 5/15 lup. 2
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 25

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 25
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA MAAYI 25
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 5/15 lup. 2

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 25

WIIKI ETANDIKA MAAYI 25

Oluyimba 56 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 25 ¶1-8 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: 2 Samwiri 13-15 (Ddak. 8)

Na. 1: 2 Samwiri 13:34–14:7 (Ddak. 3 oba obutawera)

Na. 2: Bayibuli Eyogera Ki ku Kukola Emirimu?—nwt-E lup. 24 ¶1-3 (Ddak. 5)

Na. 3: Maliyamu Yali Maama wa Yesu, So Si “Maama wa Katonda”—td-29A (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Omulamwa gw’Omwezi Guno: Yamba abantu aba buli ngeri okutegeerera ddala amazima.—1 Tim. 2:3, 4.

Oluyimba 121

Ddak. 10: Buuza Ebibuuzo Omulabirizi w’Ekibinja ky’Obuweereza. Obuvunaanyizibwa bwo buzingiramu ki? Nteekateeka ki z’okola okuyamba ababuulizi abali mu kibinja mu by’omwoyo n’okubayamba mu buweereza? Lwaki kirungi ababuulizi okukutegeeza nga basenguse oba nga bakyusizza ennamba y’essimu? Lwaki abakadde bayinza okusalawo nti ebibinja by’obuweereza bikuŋŋaanire mu bifo bya njawulo nga bigenda okubuulira mu kifo ky’okukuŋŋaanira mu kifo kimu?

Ddak. 20: “Yamba Bamuzibe Okuyiga Ebikwata ku Yakuwa.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Laga ekyokulabirako.

Oluyimba 96 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza