LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 5/15 lup. 2
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 18

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 18
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA MAAYI 18
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 5/15 lup. 2

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 18

WIIKI ETANDIKA MAAYI 18

Oluyimba 50 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 24 ¶18-21, akas. ku lup. 249 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: 2 Samwiri 9-12 (Ddak. 8)

Na. 1: 2 Samwiri 10:13–11:4 (Ddak. 3 oba obutawera)

Na. 2: Abantu Basobola Okuweebwa Ekitiibwa, Naye Katonda Yekka y’Alina Okusinzibwa—td-28B (Ddak. 5)

Na. 3: Ssuubi Ki Lye Tulina Erikwata ku Bafu?—nwt-E lup. 23 ¶1-3 (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Omulamwa gw’Omwezi Guno: Yamba abantu aba buli ngeri okutegeerera ddala amazima.—1 Tim. 2:3, 4.

Oluyimba 73

Ddak. 10: Engeri Pawulo Gye Yayambamu Abayonaani Okutegeerera Ddala Amazima. Kukubaganya birowoozo. Musome Ebikolwa 17:22-31. Mwogere ku ngeri ennyiriri ezo gye ziyinza okutuyamba mu buweereza.

Ddak. 20: Yakuwa Ajja Kukuyamba Okuba Omuvumu. Kukubaganya birowoozo. Bateereko vidiyo Yakuwa Ajja Kukuyamba Okuba Omuvumu. (Genda ku jw.org, awali ebigambo EBITABO > VIDIYO.) Saba abawuliriza boogere ku ebyo bye tuyiga mu vidiyo eno. Saba ababuulizi abakyasoma boogere ku engeri vidiyo eno gye yabayambamu okufuna obuvumu okubuulira bayizi bannaabwe oba abasomesa baabwe. Laga ekyokulabirako ekyaliyo ng’omu ku babuulizi abo abuulira ku ssomero. Bwe muba temuulabe vidiyo eno, tegeka nga bukyali okubuuza ebibuuzo ababuulizi abawerako abakyasoma, abafuba okubuulira ku ssomero. Baafuna batya obuvumu ne basobola okubuulira nga bali ku ssomero? Bajjukize nti okusaba kwayamba Abakristaayo ab’omu kyasa ekyasooka okwogera Ekigambo kya Katonda n’Obuvumu.—Bik. 4:31; laba Omunaala gw’Omukuumi, ogwa Febwali 15, 2010, olupapula 5 n’ogwa Febwali 15, 2015, olupapula 12, akatundu 7-9.

Oluyimba 60 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza