LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 5/15 lup. 1
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 11

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 11
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA MAAYI 11
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 5/15 lup. 1

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 11

WIIKI ETANDIKA MAAYI 11

Oluyimba 84 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 24 ¶11-17 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: 2 Samwiri 4-8 (Ddak. 8)

Na. 1: 2 Samwiri 6:14-23 (Ddak. 3 oba obutawera)

Na. 2: Omuntu bw’Afa Aba mu Mbeera Ki?—nwt-E lup. 22 ¶1-3 (Ddak. 5)

Na. 3: Okusinza Bajjajjaffe Abaafa Katonda Akitwala Atya?—td-28A (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Omulamwa gw’Omwezi Guno: Yamba abantu aba buli ngeri okutegeerera ddala amazima.—1 Tim. 2:3, 4.

Oluyimba 92

Ddak. 10: Yamba Abantu aba Buli Ngeri Okutegeerera Ddala Amazima. Kwogera nga kwesigamiziddwa ku mulamwa gw’omwezi guno. (Laba Omunaala gw’Omukuumi, ogwa Noovemba 15, 2013, lup. 11-12, kat. 8.) Musome era mukubaganye ebirowoozo ku 1 Timoseewo 2:3, 4 ne 1 Abakkolinso 9:19-23. Nokolayo ebimu ku bitundu ebiri mu Lukuŋŋaana lw’Obuweereza omwezi guno, era olage engeri gye bikwataganamu n’omulamwa gw’omwezi.

Ddak. 20: “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okubuulira Omuntu Ayogera Olulimi lw’Otomanyi.” Kukubaganya birowoozo. Mu bufunze laga ekyokulabirako ekituukirawo ng’omubuulizi akozesa akatabo Good News for People of All Nations okubuulira omuntu gw’asanze nnyumba ku nnyumba.

Oluyimba 105 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza