LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 4/15 lup. 4
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Laba Ebirala
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2003
  • Ezimu ku Nnyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
Laba Ebirara
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 4/15 lup. 4

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Omunaala gw’Omukuumi Maayi 1

“Singa walina obusobozi okuggyawo ebizibu ebiriwo mu nsi, kizibu ki kye wandisookeddeko? [Muleke abeeko ky’addamu.] Bayibuli eraga nti Katonda anaatera okuggyawo ekizibu ekyo n’ebizibu ebirala byonna. [Musomere ekyawandiikibwa ekituukirawo gamba nga Danyeri 2:44; Engero 2:21, 22; Matayo 7:21-23; oba 2 Peetero 3:7.] Akatabo kano kalaga ekiseera Katonda lw’anaggyawo ebizibu n’engeri gy’anaakikolamu.”

Awake! Maayi

“Olowooza ekiseera kirituuka buli muntu n’aba n’ennyumba eyiye ku bubwe era nga tewali muntu mwavu? [Muleke abeeko ky’addamu.] Weetegereze Katonda ky’asuubizza abantu. [Soma Isaaya 65:21-22.] Akatabo kano kalaga engeri Katonda gy’ajja okutuukirizaamu ebisuubizo bye n’engeri gye tujja okuganyulwamu.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza