LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 11/14 lup. 1
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 10

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 10
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA NOOVEMBA 10
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
km 11/14 lup. 1

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 10

WIIKI ETANDIKA NOOVEMBA 10

Oluyimba 99 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 15 ¶20-23, akas. ku lup. 157 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Ekyamateeka 19-22 (Ddak. 10)

Na. 1: Ekyamateeka 22:20-30 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Bwe Tukola Ebintu Ebibi, Enkolagana Yaffe ne Katonda Eyonooneka​—rs-E lup. 374 ¶2–lup. 375 ¶2 (Ddak. 5)

Na. 3: Abakristaayo Balina Okussa Ekitiibwa mu Nteekateeka y’Obukulembeze​—td-17B (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 12

Ddak. 10: Buuza Omulabirizi w’Obuweereza Ebibuuzo Bino: Obuvunaanyizibwa bwo buzingiramu ki? Oba na kigendererwa ki ng’okyalidde ekibinja ky’obuweereza? Biki ababuulizi abali mu kibinja ky’oba okyalidde bye balina okukola okusobola okuganyulwa? Omubuulizi bw’akubuuza ekibuuzo ekikwata ku kukubuulira, omuyamba otya?

Ddak. 20: “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe​—Okufaayo ku Oyo Gwe Tuba Tubuulira.” Kukubaganya birowoozo. Bwe mumala okukubaganya ebirowoozo ku kitundu kino, laga ebyokulabirako bibiri. Mu kisooka, omubuulizi agaba emu ku tulakiti ezigabibwa omwezi guno naye nga tafaayo ku oyo gw’abuulira. Oluvannyuma ddamu ekyokulabirako kye kimu, naye nga ku luno omubuulizi alaga nti afaayo ku oyo gw’abuulira.

Oluyimba 84 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza