LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 10/14 lup. 1
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 13

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 13
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA OKITOBBA 13
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
km 10/14 lup. 1

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 13

WIIKI ETANDIKA OKITOBBA 13

Oluyimba 8 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 14 ¶10-15 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Ekyamateeka 4-6 (Ddak. 10)

Na. 1: Ekyamateeka 4:29-43 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Enkyukakyuka Omuntu z’Alina Okukola Okusobola Okusanyusa Katonda​—rs-E lup. 369 ¶3–lup. 370 ¶1 (Ddak. 5)

Na. 3: Bayibuli ky’Eyogera ku Kulya Ebisiyaga​—rs-E lup. 368 ¶4–lup. 369 ¶2 (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Omulamwa gw’Omwezi Guno: “Buuliranga ekigambo, kibuulire n’obunyiikivu.”​—2 Tim. 4:2

Oluyimba 92

Ddak. 5: Kitegeeza Ki Okubuulira n’Obunyiikivu? Kwogera okw’ebbugumu. Nnyonnyola 2 Timoseewo 4:2 ng’okozesa ebyo ebiri mu Omunaala gw’Omukuumi ogwa Maaki 15, 2012, olupapula 16-17, akatundu 7-9.

Ddak. 10: Lwaki Tulina Okubuulira n’Obunyiikivu? Kwogera nga kwa kuweebwa mukadde, nga kwesigamiziddwa ku Munaala gw’Omukuumi ogwa Maaki 15, 2012, olupapula 15-16, akatundu 3-6, n’olupapula 17-18, akatundu 14-18. Kiggumize nti okukolera ku magezi agatuweebwa mu kitundu ekirina omutwe ogugamba nti, “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe” ekifulumira mu Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka, kijja kutuyamba okubuulira n’obunyiikivu.

Ddak. 15: “Kozesa Buli Kakisa k’Ofuna Okubuulira Amawulire g’Obwakabaka!” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Bwe muba mukubaganya ebirowoozo ku katundu 3, saba abawuliriza boogere ku birungi bye bafunye olw’okubuulira embagirawo. Ng’ofundikira, yogera ku mulamwa gw’omwezi guno era kubiriza abawuliriza okusoma ebitundu ebibiri ebirina omutwe, “Okukubaganya Ebirowoozo” ebinaakubaganyizibwako ebirowoozo mu Lukuŋŋaana lw’Obuweereza olwa wiiki ejja.

Oluyimba 97 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza