LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 8/14 lup. 3
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Agusito 25

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Agusito 25
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA AGUSITO 25
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
km 8/14 lup. 3

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Agusito 25

WIIKI ETANDIKA AGUSITO 25

Oluyimba 112 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 12 ¶1-8 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Okubala 14-16 (Ddak. 10)

Okwejjukanya (Ddak. 20)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 96

Ddak. 5: Okulaga Ebyokulabirako. Laga ekyokulabirako kimu oba bibiri ebyaliwo ddala, ng’omubuulizi abuulira n’obuvumu ku Bwakabaka bwa Katonda. Mu bufunze nnyonnyola Abebbulaniya 6:11, 12, okikkaatirize nti kikulu nnyo okuba abanyiikivu nga tubuulira Obwakabaka bwa Katonda.

Ddak. 10: Okunnyonnyola Ebikwata ku Bwakabaka​—Ekitundu 1. Kwogera nga kwa kuweebwa mukadde nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, olupapula 280, akatundu 1-4.

Ddak. 15: Okunnyonnyola Ebikwata ku Bwakabaka​—Ekitundu 2. Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, olupapula 280, akatundu 5, okutuuka ku lupapula 281, katundu 1. Laga ekyokulabirako ng’omubuulizi akubaganya ebirowoozo n’omuntu era ng’amulaga obukakafu obulaga nti Obwakabaka bwa Katonda gavumenti ya ddala.

Oluyimba 101 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza