LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 5/14 lup. 3
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maaki 26

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maaki 26
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA MAAYI 26
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
km 5/14 lup. 3

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maaki 26

WIIKI ETANDIKA MAAYI 26

Oluyimba 60 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 7 ¶18-22, akas. ku lup. 75 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Okuva 34-37 (Ddak. 10)

Na. 1: Okuva 34:1-16 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Okuba nti Amateeka Ekkumi Gaggibwawo Tekitegeeza nti Abakristaayo ba Ddembe Okwenyigira mu Mpisa Embi​—rs-E lup. 349 ¶1-2 (Ddak. 5)

Na. 3: Okuvvoola Omwoyo Omutukuvu Kitegeeza Ki?​—td 8D (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 32

Ddak. 10: Fuba Okufuna Omuyizi wa Bayibuli ku Lwomukaaga Olusooka. Kukubaganya birowoozo. Saba abawuliriza boogere ku birungi bye bafunye mu kutandika okuyigiriza abantu Bayibuli ku Lwomukaaga olusooka mu mwezi. Ng’okozesa ennyanjula eweereddwa ku lupapula 4, laga ekyokulabirako ku ngeri gye tuyinza okutandika okuyigiriza abantu Bayibuli ku Lwomukaaga olusooka mu Jjuuni. Kubiriza bonna okujjumbira enteekateeka eyo.

Ddak. 10: Okugumira Okuyigganyizibwa Kitusobozesa Okuwa Obujulirwa. (Luk. 21:12, 13) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo Yearbook aka 2013, olupapula 124, akatundu 1; n’olupapula 128, akatundu 1-2. Saba abawuliriza boogere ku ebyo bye bayize.

Ddak. 10: Akasanduuko k’Ebibuuzo. Kitundu kya kukubaganya birowoozo nga kya kukubirizibwa mukadde. Saba ababuulizi abakuze mu myaka boogere engeri gye baaganyulwamu bazadde baabwe bwe baabayigiriza amazima ag’omunda agakwata ku Katonda.

Oluyimba 88 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza