LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 5/14 lup. 1
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 12

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 12
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA MAAYI 12
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
km 5/14 lup. 1

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 12

WIIKI ETANDIKA MAAYI 12

Oluyimba 49 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 7 ¶1-8 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Okuva 27-29 (Ddak. 10)

Na. 1: Okuva 29:19-30 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Yesu Amateeka ga Musa Teyagaawulamu Bitundu Bibiri​—rs-E lup. 347 ¶3–lup. 348 ¶1 (Ddak. 5)

Na. 3: Ensonga Lwaki Abantu Bonna Babonaabona olw’Ekibi kya Adamu​—td 8B (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 75

Ddak. 15: Amawanga Gonna Galigenda ku Lusozi lwa Yakuwa. (Is. 2:2) Funayo ababuulizi babiri, ng’omu aludde mu mazima ate ng’omulala tagamazeemu kiseera kiwanvu, obabuuze ebibuuzo bino wammanga. Kiki ekyabakubiriza okuyiga amazima? Kusoomoozebwa ki kwe baayolekagana nakwo? Olunaku lwe baasooka okujja mu nkuŋŋaana, kiki ekyasinga okubasanyusa? Kiki kye bajjukira ku lunaku lwe baasooka okugenda okubuulira? Abalala mu kibiina baabayamba batya okukulaakulana mu by’omwoyo?

Ddak. 15: “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe​—Okutegeka Ennyanjula Ezisikiriza.” Kukubaganya birowoozo. Mu bufunze, laga ebyokulabirako bibiri. Mu kisooka laga ennyanjula etali nnungi ate mu ky’okubiri olage ennyanjula ennungi. Yogera ku bimu ku ebyo ebituukirawo ebiri mu kitabo Ssomero ly’Omulimu, olupapula 215-219.

Oluyimba 117 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza