LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 4/14 lup. 5
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Apuli 28

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Apuli 28
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA APULI 28
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
km 4/14 lup. 5

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Apuli 28

WIIKI ETANDIKA APULI 28

Oluyimba 35 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 6 ¶9-15 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Okuva 19-22 (Ddak. 10)

Okwejjukanya (Ddak. 20)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 113

Ddak. 5: Fuba Okufuna Omuyizi wa Bayibuli ku Lwomukaaga Olusooka. Kwogera. Babuulire enteekateeka ey’okubuulira ku Lwomukaaga olusooka mu Maayi ekoleddwa mu kibiina kyammwe, era bakubirize okujjumbira enteekateeka eyo. Mu bufunze laga ekyokulabirako ng’okozesa ennyanjula eweereddwa ku lupapula 8.

Ddak. 15: “Tulakiti Zaffe Empya Zisikiriza!” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Laga ebyokulabirako bibiri. Mu kisooka, omubuulizi agaba tulakiti empya ng’abuulira nnyumba ku nnyumba, ate mu ky’okubiri ng’omubuulizi y’omu azzeeyo eri omuntu gwe yalekera tulakiti bongere okukubaganya ebirowoozo.

Ddak. 10: “Vidiyo Empya Eneetuyamba Okufuna Abayizi ba Bayibuli.” Kwogera. Balage vidiyo eyo oba bateereko amaloboozi gaayo bawulirize. Saba abawuliriza boogere engeri endala gye muyinza okukozesaamu vidiyo eyo. Bwe muba temusobola kufuna vidiyo eyo, laga ekyokulabirako ku ngeri gye muyinza okutandika okuyigiriza abantu Bayibuli nga mukozesa brocuwa Amawulire Amalungi Okuva eri Katonda! oba brocuwa endala yonna gye mulina mu kibiina kyammwe gye mukozesa okutandika okuyigiriza abantu Bayibuli.

Oluyimba 75 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza