LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 12/13 lup. 7
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ddesemba 30

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ddesemba 30
  • Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA DDESEMBA 30
Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
km 12/13 lup. 7

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ddesemba 30

WIIKI ETANDIKA DDESEMBA 30

Oluyimba 126 n’Okusaba

□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

jl Essomo 26-28 (Ddak. 30)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Okubikkulirwa 15-22 (Ddak. 10)

Okwejjukanya (Ddak. 20)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 43

Ddak. 10: “Bayambe Baleme ‘Kusagaasagana mu Kukkiriza.’” Kwogera. Oluvannyuma, laga ekyokulabirako ku ngeri gye tuyinza okutandika okuyigiriza abantu Bayibuli ku Lwomukaaga olusooka mu Jjanwali. Kubiriza bonna okujjumbira enteekateeka eyo.

Ddak. 10: Yamba Omwana Wo Okufuuka Omubuulizi. Kwogera nga kwesigamiziddwa ku katabo Organized, olupapula 82, akatundu 1-2. Buuza omuzadde assaawo ekyokulabirako ekirungi alina omwana aweereza ng’omubuulizi atali mubatize. Yayamba atya omwana we okukulaakulana n’afuuka omubuulizi?

Ddak. 10: Tetuba Fekka. (2 Bassek. 6:16) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo Yearbook aka 2013, olupapula 48, akatundu 1-3. Saba abawuliriza boogere bye bayize.

Oluyimba 119 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza