LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 6/13 lup. 2
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjuuni 17

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjuuni 17
  • Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA JJUUNI 17
Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
km 6/13 lup. 2

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjuuni 17

WIIKI ETANDIKA JJUUNI 17

Oluyimba 37 n’Okusaba

□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

fg Essomo 3 (Ddak. 30)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Ebikolwa 5-7 (Ddak. 10)

Na. 1: Ebikolwa 5:17-32 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Kiki Omuntu ky’Alina Okukola Asobole Okumanyibwa Yakuwa?—2 Tim. 2:19 (Ddak. 5)

Na. 3: Kiki Kye Tulina Okukola Okusobola Okuganyulwa mu Ssaddaaka ya Yesu?—rs-E lup. 310 ¶5–lup. 311 ¶1 (Ddak. 5)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 61

Ddak. 10: “Wuliriza era Oyige.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu.

Ddak. 10: “Kaweefube Avaamu Ebirungi.” Kukubaganya birowoozo. Buli omu muwe akapapula akayita abantu ku lukuŋŋaana lwa disitulikiti bwe muba mubulina, era mukubaganye ebirowoozo ku bikalimu. Tegeeza abawuliriza olunaku lwe munaatandika kaweefube, era babuulire enteekateeka ezikoleddwa okusobola okumalako ekitundu kye mubuuliramu. Laga ekyokulabirako kimu mu bufunze.

Ddak. 10: “Empisa Eziweesa Katonda Ekitiibwa.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Mukubaganye ebirowoozo ne ku nsonga ezituukirawo eziri mu kitundu ekirina omutwe, “Okujjukizibwa Okukwata ku Lukuŋŋaana lwa Disitulikiti Olwa 2013.”

Oluyimba 9 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza