LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 3/13 lup. 8
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Apuli 1

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Apuli 1
  • Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA APULI 1
Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
km 3/13 lup. 8

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Apuli 1

WIIKI ETANDIKA APULI 1

Oluyimba 120 n’Okusaba

□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

lr sul. 40 (Ddak. 30)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Lukka 7-9 (Ddak. 10)

Na. 1: Lukka 7:18-35 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Ggwanga Ki Eriggya Eryatondebwawo ku Pentekooti, era Lwaki Lyatondebwawo?​—Bag. 6:16; 1 Peet. 2:9 (Ddak. 5)

Na. 3: Kayini Yaggya Wa Omukazi?​—Ebiri mu w10-E 9/1 lup. 25 birongoosa mu ebyo ebiri mu rs-E lup. 301 ¶5–lup. 302 ¶1 (Ddak. 5)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 113

Ddak. 10: Amagezi Ge Tuyinza Okukozesa Okugaba Magazini mu Apuli. Kukubaganya birowoozo. Mu butikitiki 30 oba 60, nnyonnyola ensonga lwaki magazini ezo zijja kusikiriza abantu mu kitundu kyammwe. Oluvannyuma ng’okozesa ekitundu ekikwatagana n’omutwe oguli ku ngulu ku Omunaala gw’Omukuumi, buuza ab’oluganda kibuuzo ki na kyawandiikibwa ki kye muyinza okukozesa nga mugaba magazini eyo. Kola kye kimu ne ku Awake! Era obudde bwe bubaawo funayo ekitundu ekirala kimu mu Omunaala gw’Omukuumi oba Awake! okole kye kimu. Laga ebyokulabirako ku ngeri y’okugabamu magazini zombi.

Ddak. 10: Ebyetaago by’ekibiina.

Ddak. 10: Fuba Okusoma Akatabo Yearbook aka 2013. Kukubaganya birowoozo. Mukubaganye ebirowoozo ku kitundu ekirina omutwe, “Ebbaluwa Okuva eri Akakiiko Akafuzi.” Teekateeka nga bukyali ababuulizi abanaayogera ku byokulabirako ebizzaamu amaanyi ebiri mu katabo ako. Saba abawuliriza boogere ku bintu ebikulu ebiri mu lipoota y’ensi yonna. Fundikira ng’okubiriza bonna okusoma akatabo Yearbook bakamaleko.

Oluyimba 75 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza