Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjulaayi 23
WIIKI ETANDIKA JJULAAYI 23
Oluyimba 31 n’Okusaba
□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:
lr sul. 4 (Ddak. 25)
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Ezeekyeri 18-20 (Ddak. 10)
Na. 1: Ezeekyeri 19:1-14 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Engeri Omukristaayo gy’Atwalamu ab’Obuyinza—rs-E lup. 270 ¶1-3 (Ddak. 5)
Na. 3: Bye Tusoma mu Matayo 21:43 Birina Makulu Ki? (Ddak. 5)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 10: Kozesa Bulungi Ebintu Ebirabwako. Kwogera nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, lupapula 247 okutuuka ku lupapula 249, akatundu 2. Mu bufunze, laga ekyokulabirako kimu oba bibiri ng’okozesa amagezi agaweereddwa mu kitundu ekyo.
Ddak. 20: Yakuwa Awulira Okusaba. (Zab. 66:19) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo Yearbook aka 2012, olupapula 59, akatundu 1-4; olupapula 183, akatundu 2; olupapula 186, akatundu 4; n’olupapula 198, akatundu 1, okutuuka ku lupapula 199, akatundu 1. Saba abawuliriza boogere ebyo bye bayize.
Oluyimba 56 n’Okusaba