LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 4/12 lup. 6
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 7

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 7
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA MAAYI 7
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
km 4/12 lup. 6

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 7

WIIKI ETANDIKA MAAYI 7

Oluyimba 78 n’Okusaba

□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:

fy sul. 15 ¶6-10 (Ddak. 25)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Yeremiya 35-38 (Ddak. 10)

Na. 1: Yeremiya 36:14-26 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Maliyamu Yasigala nga Mbeerera?​—rs-E lup. 255 ¶5–lup. 256 ¶2 (Ddak. 5)

Na. 3: Ddala Ebikolwa by’Abantu Birina Kye Biyinza Okukola ku Nneewulira ya Katonda?​—Balam. 2:11-18 (Ddak. 5)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 91

Ddak. 5: Ebirango.

Ddak. 20: Ogezezzaako Okukozesa Amagezi Gano? Kukubaganya birowoozo. Ng’olinga awa emboozi, yogera ku ebyo ebiri mu bitundu bino ebyafulumira mu Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka gye buvuddeko awo: “Tolonzalonza” (km 10/11), “Kuba Ebikonde Byo mu Ngeri ey’Amagezi” ne “Buulira ‘Abantu aba Buli Ngeri’” (km 1/12). Saba abawuliriza boogere ku ngeri gye bakozesezzaamu amagezi agali mu bitundu bino n’engeri gye baganyuddwamu.

Ddak. 10: Ebyetaago by’ekibiina.

Oluyimba 14 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza