LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 1/11 lup. 1
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 10

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 10
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA JJANWALI 10
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
km 1/11 lup. 1

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 10

WIIKI ETANDIKA JJANWALI 10

Oluyimba 50 n’Okusaba

□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 29 ¶1-7 (Ddak. 25)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: 2 Ebyomumirembe 33-36 (Ddak. 10)

Na. 1: 2 Ebyomumirembe 34:12-21 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Kiki Kye Tuyigira ku Maliyamu Maama wa Yesu? (Ddak. 5)

Na. 3: Yesu Yali Mukulembeze Bukulembeze ow’Eddiini?​—rs-E lup. 210 ¶2 (Ddak. 5)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 73

Ddak. 5: Ebirango.

Ddak. 10: Yoleka Omukwano ng’Obuulira. Kukubaganya birowoozo okwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, lupapula 118, katundu 1, okutuuka ku lupapula 119, katundu 5.

Ddak. 10: Naawe Osobola Okugenda e Makedoni? (Bik. 16:9, 10) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku 2010 Yearbook, lupapula 163-164 n’olupapula 238-239. Nga mumaze okukubaganya ebirowoozo ku buli kyakulabirako saba abawuliriza boogere ku ebyo bye bayize.

Ddak. 10: “Omulimu Ogusinga Okuleeta Essanyu.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Mu bufunze buuza omubuulizi ayogere ku ssanyu n’obumativu by’afunye olw’okuyigiriza omuyizi wa Bayibuli akulaakulana.

Oluyimba 75 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza